Ekitongole kya poliisi kikakasizza nga bwe kiggalidde omuserikale waakyo ASP Clive Nsiima oluvannyuma lw’okuwujja omukozi w’edduuka empi bbiri ng’ono abadde amubanja ssente z’akapiira kalimpitawa.Kitegerekese ng’omupoliisi ono abadde n’omukazi era ng’ali ku bwangu