Vidiyo

Palamenti eyimirizza envumbo eyassiddwa ku manda gavumenti esooke erambike bannansi

Palamenti eyimirizza envumbo gavumenti gye yateeka ku manda, okutuusa nga gavumenti evuddeyo n'etangaaza butya bwe beeteeseteese okuyamba Bannayuganda okukyusa okuva ku manda agoonoona obutonde bw'ensi badde ku gaasi n’amasannyalaze.Bino we bijjidde nga poliisi yalangiridde dda ebikwekweto ku batunda amanda mu ggwanga lyonna

Palamenti eyimirizza envumbo eyassiddwa ku manda gavumenti esooke erambike bannansi
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Gavumenti
Manda
Masannyalaze
Bikwekweto
Kutangaaza