Omusajja mukazi we gw'alumiriza okugula bakanyama abaafulumizza ebintu bye ne babikuba ku muzigo ayasizza ebyama.Alumiriza mukyala we okubaliga era nti yakebeza n’abaana bonna baazaala endagabutonde n’akizuula nga si y'abazaala. Omukyala naye amwanukudde ekimwogeza ebyo kwebalama buvunaanyizibwa.