Olupapula lwa Bukedde luleetedde abayizi ebigezo bya Mock eby’okwegezaamu

Ng’abayizi b’ekibiina eky’omusanvu beetegekera ebigezo eby’akamalirizo, olupapula lwa Bukedde luleetedde abayizi ebigezo bya Mock eby’okwegezaamu okutandika ne bbalaza ya wiiki ejja. Akulira Vision Group Don Innocent Wanyama yayanjudde enteekateeka eno era ng’ebigezo bitandika ku bbalaza.

Olupapula lwa Bukedde luleetedde abayizi ebigezo bya Mock eby’okwegezaamu
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Lupapula #Mooko #Kwegezaamu