Bannalotale okuva mu club ye Mengo basiimye eyaliko omukungaanya w’olupapula lwa Bukedde Geoffrey Kulubya olw'obuwereza obulungi bweyakola ng'akyakolera mu kampuni ya Vision group. Bamusiimye okutumbula eby'enjigiriza nga bayita mu pass PLE, afulumira mu katabo ka Bukedde.