Oludda oluwawaabirwa mu gw'okutta eyali omusubuuzi w'omu Kampala Henry Katanga lutadde ku nninga omuserikale Emmanuel Ogwang annyonnyole lwaki talina w'alabikira mu butambi bwa kkamera eyakwatanga buli kimu mu maka g'omugenzi. Bamulumirizza okuwa obujulizi obw’obulimba.