Okukuza olunaku lw’abazira! Ffamire y’omu kubayamba mu Lutalo basiimye gav’t okubajjukira

Ku ssande Uganda egenda kukuza olunaku lw’abazira ng’emikolo emikulu giri Mpenja mu Gomba. Kati aba ffamire ya  Stanley Katabalwa, ngono yali munnansiko basiimye gavumenti olw’okujjukira kitaabwe n’ateekebwa ku lukalala lw’abagenda okuweebwa omudaali

Okukuza olunaku lw’abazira! Ffamire y’omu kubayamba mu Lutalo basiimye gav’t okubajjukira
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision