Vidiyo

Abakristaayo b'e Kyanja beesaze akajegere ne bakukkuluma olw'ettaka ly'ekkanisa eryasaalimbibwako

Abakristaayo ku kkanisa ya St Mark Kalumba Kyanja balaze okutya olw’ettaka ly’ekkanisa okuba nga lyonna liri mu lusuubo. Bano bagamba nti bazze beekubira enduulu ku nsonga zino naye obulabirizi bw’e Namirembe tebubayamba.

Abakristaayo b'e Kyanja beesaze akajegere ne bakukkuluma olw'ettaka ly'ekkanisa eryasaalimbibwako
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Ttaka
Kyanja
Kkanisa
Kajegere
Kukkuluma
Namirembe