Minisita w’ebyenjigiriza ebya waggulu John Chrysostom Muyingo akunze abasoma obusawo n’obunnansi wamu n'obuzaalisa okuwagira ekibiina kya NRM ne Pulezidenti Gen. Yoweri Kaguta Museveni okuggumiza enkulaakulana etuukiddwako mu kisaawe ky’eby’enjigiriza mu ggwanga.