Waliwo omwana asigadde mu maziga oluvannyuma lwa poliisi okukwata muganda we asoma S.2 nga kino kyavudde ku nnyina okudduka n’abula. Kigambibwa nti maama ono yeewola ssente okuva mu bamaneleenda kyokka ne zimulema okusasula nga kati poliisi ekuttemu muyizi ono asoma S.2