Vidiyo

Agataliikonfuufu SSENTE Z'EMYOGA ZATUWONYA BAMMANELENDA

Mu mboozi yaffe ekwata ku bannayuganda abaganyuddwa mu nsimbi gav’t zeegaba okuyita mu pulogulaamu y’emyooga, abakyala abeegattira mu SACCO ya Masajja Division Women Entrepreneur Myooga SACCO mu gombolola ya Makindye Ssaabagabo batubuulidde balaze byebakoze mu nsimbi zino.

Agataliikonfuufu SSENTE Z'EMYOGA ZATUWONYA BAMMANELENDA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
Masajja SACCO