Kitalo! mmotoka etomedde omuntu n'afa e Ssembabule egaanye okuyimirira
Abatuuze baguddemu entiisa bwe basanze munnaabwe ng’afiiridde mu kasenyi ku luguudo oluva e Ssembabule okudda e Masaka. Omugenzi kigambibwa yagudde ku kabenje mu kiro ng'adda eka.
Kitalo! mmotoka etomedde omuntu n'afa e Ssembabule egaanye okuyimirira