Akalulu 2026 : Ab'e Ssembabule balaajana olw'ebbula ly'amazzi amayonjo!

Nga twetegekera akalulu ka 2026, bannassebambule basonze ku bye bandyagadde okussibwako essira mu kitundu kyabwe omuli ebbula ly’amazzi lye bagamba nti libali bubi. Awamu amazzi banywa ga bidiba ate nga bagagabana n’ebisolo.

Akalulu 2026 : Ab'e Ssembabule balaajana olw'ebbula ly'amazzi amayonjo!
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Kalulu 2026 #Ssembabule #Mazzi #Mayonjo