Hajara Namukwaya amanyiddwa ennyo nga Spice Diana muyimbi omututumufu wano mu Uganda naye bwatandika okukutottolera gy'envuddewe mwana wattu toyinza butayoza ku mmunye bangi tumutegedde "amazze okusamba akaggi" nga afuuse sereebu, Abaffe Spice Diana yaani?