Vidiyo

Akulira abalamuzi ba kkooti enkulu asabye abalamuzi okufangayo okukola emirimu gyabwe

Akulira abalamuzi ba kkooti enkulu Jane Francis Abodo agguddewo kkooti enkulu e Rakai n’asaba abalamuzi okusookanga okukola okunoonyereza okumala nga tebannasalira bantu misango abantu basobole okufuna obwenkanya. Kkooti egguddwawo yaakukola ku disitulikiti y’e Kyotera ne Lyantonde.

Akulira abalamuzi ba kkooti enkulu asabye abalamuzi okufangayo okukola emirimu gyabwe
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Abodo
Balamuzi
Kufaayo
Mirimu
Kukola
Nkulu
Kkooti