Ow'emyaka 12 eyawambibwa e Bulenga ku Lwomukaaga lwa wiiki ewedde bamusse!
Abatuuze n’abazadde mu bitundu eby’e Bulenga A mu Wakiso basattidde oluvannyuma lw’omwana wa munnaabwe eyabuzibwawo okusangibwa nga bamusobezzaako n’okumutta. Poliisi ereese embwa enkonzi y’olusu era eriko abavubuka b'esibiddeko ne bakwatibwa.
Ow'emyaka 12 eyawambibwa e Bulenga ku Lwomukaaga lwa wiiki ewedde bamusse!