Minisita omubeezi ow’ensonga z'ebweru w’eggwanga Henry Okello Oryem anenyezza bannayuganda abawangaalira mu ggwanga lya UAE nti enneeyisa yaabwe embi y'evuddeko eggwanga lino okulowooza ku ky'okuteeka envumbo ku bannayuganda abagendayo okulambula n'okukola