Emirambo gy’abawala abasatu abaafiira ku kyeyo e Saudi Arabia gikomezeddwawo
FFAMIRE za bannayuganda basatu abaafiira ku kyeyo e Saudi Arabia baggye emirambo gy'abantu baabwe mu ggwanika e mulago ne balumba kkampuni eyabatwala okubannyonnyola ku nfa y'abantu baabwe. Abaffamire bagamba si bamativu nti abantu baabwe baafiira mu kabenje!
Emirambo gy’abawala abasatu abaafiira ku kyeyo e Saudi Arabia gikomezeddwawo