Vidiyo

Agataliikonfuufu ABAAYIRIDDE OWA POLIISI AMAZZI AGOOKYA EBYABWE BIBI

Poliisi eyazizza ennyumba mweyakukunudde abaavubuka abaayiiridde abapoliisi amazzi agookya nga bagenze okubakwata. Esanzeemu ebyambe, ennyondo n’ebintu ebigambibwa okuba ebibbe. Amaka gano gasangibwa mu Nansana West 1 A nga bwetwakulaze mu mawulire Agataliiko Nfuufu.

Agataliikonfuufu ABAAYIRIDDE OWA POLIISI AMAZZI AGOOKYA EBYABWE BIBI
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
Ababbi abaayiiridde aba Poliisi