Vidiyo

Eggulo gwaweze omwaka mulamba bukyanga kasasiro abumbulukuka e Kiteezi

Abaayo ne bakaawonawo bye baasuubizibwa bagamba nti byasigala mu bigambo kyokka KCCA eraze we batuuse ku ky'okuliyirira abaakosebwa. 

Eggulo gwaweze omwaka mulamba bukyanga kasasiro abumbulukuka e Kiteezi
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Kiteezi
Kasasiro
Kubumbulukuka
Mwaka gumu
Mwaka