Bannyabo : Lwaki abaami baffe bye tuteesa nga tuli mu maka temubiwuliriza?
Amaka bwe gacankalana abasinga bagamba omukyala alemeddwa amaka era tazimba mwami ssinga baba tebalina we batudde. Naye abakyala bo beemulugunya nti bwe bawabula ba bbaabwe ku nkulaakulana tebabawuliriza. Beebuuza nnyo ku mikwano gyabwe.
Bannyabo : Lwaki abaami baffe bye tuteesa nga tuli mu maka temubiwuliriza?