Vidiyo

Banna NUP baategese okusaba olwa mukama waabwe agenda okusunsulwa leero

Bannakibiina kya NUP bategese okusaba okw’okwebaza katonda olw’akulira ekibiina kino Robert Kyagulanyi Ssentamu okuba ng’agenda okusunsulwa leero. Kyagulanyi asabye abantu abanaamuwekerekerako okukuuma emirembe

Banna NUP baategese okusaba olwa mukama waabwe agenda okusunsulwa leero
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
NUP
Kusaba
Kutegeka
Mukama waabwe
Kusunsulwa