Vidiyo

Abagaala okwesimbawo ku kifo ky'obukaba okuva mu NUP bamalirizza okusunsulwa

Ekibiina kya NUP kikomekkerezza okusunsula abaagala kkaadi okukwatira ekibiina bendera ku bifo by’obubaka bwa palamenti. Olwaleero bakomekkerezza n’abavudde mu bitundu bya Greater Luweero ne Busoga.

Abagaala okwesimbawo ku kifo ky'obukaba okuva mu NUP bamalirizza okusunsulwa
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Amawulire
NUP
Kibiina
Kusunsula