Ba Imam abagenda e Mecca batenderezza pulezidenti Museveni olw'okubawa omukisa okugenda okulamaga

Ba Imam ssaako abakyala abakulembeze ku mizikiti egy’enjawulo mu Kampala n’okwetooloola eggwanga batenderezza pulezidenti Museveni olw’okubawa omukisa okugenda okulambula ku nyumba ya Allah mu kifo ekitukuvu Mecca.

Ba Imam abagenda e Mecca batenderezza pulezidenti Museveni olw'okubawa omukisa okugenda okulamaga
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Imam #Museveni #Kutendereza #Pulezidenti Museveni #MECCA