Akabenje katuze bana mu Mabira okuli ne Imam Tuleera ebasaabadde nga bali ku piki

ntiisa ebuutikidde abatuuze b’e Mabango Najjembe imam w’omuzikiti gwabwe bw’afiiridde mu kabenje akagudde  ku kyalo Kisiniya mu Mabira.Ono abadde asaabalira ku pikipiki ng’eva Jinja okudda e Kampala.Abantu beeyiye ku ggwanika awatwaliddwa emirambo.

Akabenje katuze bana mu Mabira okuli ne Imam Tuleera ebasaabadde nga bali ku piki
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision