Abalunyanja abawangaalira ku mwalo gw’e Lambu mu Bukakata abakedde okweteekateeka okubabala bakomye ku munaabo oluvanyuma lw’abali mu nteekateeka eno okulemererwa okubatuukako olw’amazzi agabaasazeeko. Bano bagaala gavumenti ebongeremu ennaku kwezo zeyataddewo kuba mukaseera kano bali mu kubundabunda