Ababaka bakalambidde ku nsonga y'okutwala abayizi okulambula
Sipiika wa palamenti, Anita Among alagidde minisitule y’ebyenjigiriza n’emizannyo okuwa buli mubaka wa palamenti ebiragiro ebirina okussibwa mu nkola amasomero nga gateekateeka okulambula kw’abayizi n’obubaga obutegekebwa amasomero.
Ababaka bakalambidde ku nsonga y'okutwala abayizi okulambula