Eyali minisita w’amakolero n’obwegassi nga yeyali n'omubaka wa Mawokota North Amelia Kyambadde alangiridde nga bwegenda okuddamu okuvuganya mu kalulu ka 2026 oluvanyuma lw’okutuula ewuwe emyaka 3 neyefumintiriza. Bino abyogeredde mu gombolola y’e Kiringete n'e Kammengo.