Vidiyo

Agugula n'omuserikale wa poliisi ku ttaka alaajanidde gavumenti okumuwa obukuumi

Omutuuze agugulana n’eyali RPC wa Kampala North ku nsonga z’ettaka ly’e Jimbo mu disitulikiti y’e Wakiso alaajanidde gavumenti emuwe obukuumi olw’abantu abatandise okumulinnya akagere n’okumutiisatiisa ave ku nsonga z’ettaka lino.

Agugula n'omuserikale wa poliisi ku ttaka alaajanidde gavumenti okumuwa obukuumi
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Musasi
Gataliiko
Kusenda
Mmere
Kamyuka
Fox Kaheebwa