Abatuuze ku kyalo Buyego A ekisangibwa mu tawuni y'e Ndejje mu disitulikiti y'e Luwero bali mu kusattira olw'abantu b ebatategeera abasusse okulumba ebisolo byabwe ne babitta nga bano babisalako emitwe n'ebibumba ne bagenda nabyo n ebabalekerawo ebiwuduwudu.