Vidiyo

Abawangula empaka z’omusomesa asukkulumye 18 bagenze Ireland

Abawanguzi b’empaka z’omusomesa asinze mu ggwanga 18 ku Lwokutaano mu kiro ekikeesa Olwomukaaga baayolekedde Ireland okwongera okussa omutindo ku mulimu gwabwe era empaka zino zitegekebwa Vision Group n’ekitebe kya Ireland mu Uganda

Abawangula empaka z’omusomesa asukkulumye 18 bagenze Ireland
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Ireland
Musomesa
mpaka
Kuwangula
Kusukkuluma