Abakungubazi battunse ne bakanyama be balumiriza okusindikibwa nannyini ttaka okubalemesa okuziika munnaabwe ku kibanja ky'amazeeko emyaka

Bano batuuse n’okusima entaana nnya nga buli gye basima bakanyama bagiziika. Bino bibadde ku kyalo Naggamba e Busukuma mu Wakiso

Abakungubazi battunse ne bakanyama be balumiriza okusindikibwa nannyini ttaka okubalemesa okuziika munnaabwe ku kibanja ky'amazeeko emyaka
NewVision Reporter
@NewVision
#Musasi #Bakanyama #Nnannyini #Ttaka

Login to begin your journey to our premium content