OMUYIMBI Seeka Malaasi bamuyiyeemu kapyata ekika kya BMW.
Seeka Malaasi ye Mathias Ssekamate, ayimba gosipo era Omusumba Kakende, ye yakimukoledde.
“Nasooka okusisinkana Pasita Kakande nga ng'enze kumukuba luseke wabula yansabira omukisa mwe ntambulira na kati,” Malaasi bw’agamba.