Kasalabecca

Kyonna Badblack ky'abala ne Abryanz kikulu!

Omanyi Abryanz munnamisono, taba nga y’ayambaza Bad Black? Awo naffe tukyebuuza.

Kyonna Badblack ky'abala ne Abryanz kikulu!
By: Musa Ssemwanga, Journalist @New Vision

Bad Black ne Abraynz bali luno! Ababiri bano batera okulabwako nga bali bonna bacakala era gye buvuddeko, waliwo eyabaguddeko e Naguru nga bapepeya. 

Wano abamu we beebuulizza nti bizinensi ki ebagatta? Omanyi Abryanz munnamisono, taba nga y’ayambaza Bad Black? Awo naffe tukyebuuza.

 Kuba muninkini wa Bad Black, Asha amanyiddwa bulungi.

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Badblack
Kasalabecca
Abryanz