Login
Login to access premium content
VISION TVS & RADIO
BUKEDDE AMAWULIRE
KAMPALA SUN
Ebikkirizibwa ku muntu asiibye ebitatta kisiibo kye
OKUNAABA omubiri gwonna emisana................
Ebikkirizibwa ku muntu asiibye ebitatta kisiibo kye
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists
@NewVision
#Kisiibo
#Ramathan
#Busiraamu
Open Gallery (1 photo)
Okusenya amannyo.
Okuzannya ne mukyala wo emisana n’okumunywegera okutakutuusa ku kwegatta na kuvaamu mazzi agazaala.
Okuzannya emizannyo nga omupiira, okuwuga, okudduka n’ebirala.
Okwebaka emisana wadde kino si kirungi.
Abasiraamu nga basaala sunna
Okugaba omusaayi n’okukubwa empiso eteri ya kuliisa n’okwetaaga okumira eddagala oba okulya.
Okunyumunguza amazzi mu kamwa n’okufeesafeesa mu nyindo. Wabula weegendereze amazzi obutagenda wala.
Okufuka amazzi agannyogoga mu mutwe olw’ebbugumu emisana.
Okukomba ku nva oba ekyokunywa bw’omala n’owanda tomira.
N’emirimu gyonna egyabulijjo nga si haraam ate nga tegikuviirako kusiibulukuka.
Related Stories
Imported
DISITULIKITI Kadhi wa Mpigi Butambala ne Gomba alaze Pulezidenti Museveni amateeka agalina okuyisibwa mu palamenti 11
Imported
'Musigale nga mugoberera empagi z'Obusiraamu nga gubadde mu kisiibo'
Imported
Abasiraamu babakuutidde okusigaza empisa wadde ng'ekisiibo kiwedde!
Imported
Disitulikiti Kadh wa Masaka omuggya ayozaayozezza Abasiraamu okumalako ekisiibo
Imported
Mukyala w'omuyimbi Akon akulisizza Mufti Mubajje ekisiibo
Imported
'Gavumenti eyalayidde erwanyise obuli bw'enguzi'