Omukyala yankyawa kasita yamanya nti nfunye akabenje nenkutuka enkizi.

Omwami waakulira Geofery, ono muzadde, mulimi, Musuubuzi  Era mu nnabyabufuzi. Geofery yafuna akabenje emyaka nga 10 egiyise  nga ali ku mulimu gwe ogw'okuvuga loole mu East Afrika emmotoka gyeyali avuga yagwamu omuka nga ali Bushenyi  n'agikuba ekigwo ebyembi n'aakutuka mu kiwato awo obulamu bwe we bwakyuukira omukyala yamusuulawo, yasanga obuzibu okugumira obulamu obupya bweyali asisinkanye  

Omukyala yankyawa kasita yamanya nti nfunye akabenje nenkutuka enkizi.
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision