Entunuka gijjanjabe na matovu

ENTUNUKA bumu ku bulwadde obusinga okuluma ku mubiri.Eno etera kulwata ngalo nga

Ettovu erimulisizza
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision

ENTUNUKA bumu ku bulwadde obusinga okuluma ku mubiri.
Eno etera kulwata ngalo nga
bw’ekukwata engalo ezimba era gye biggweera olugalo lwabika n’olwala luvaamu.
Sarah Namugga, e Kasawo agamba nti, amangu ddala nga otandise okulaba obubonero bw’entunuka, funa ebikoola by’ettovu ettono okunye oluvannyuma osiige awali obulumi.
Olw’okuba ekigendererwa kya kubuza ntunuka kikwetaagisa osiige eddagala emirundi essatu olunaku, mu nnaku endala nnya ojja kufuna enjawulo.
Enkola endala ebuza entunuka kwe kugitunuza mu kaabuyonjo nga yaakakukwata