Ebyemizannyo

Omubaka Kayemba Solo asabye wabeewo okukkaanya wakati wa FUFA ne clubs

Kayemba Solo Omubaka wa Bukomansimbi South era nga ye shadow minisita w'ebyemizannyo ku ludda oluwabula Gavumenti asabye obugulumbo obuliwo wakati wa FUFA ne clubs z'omupiira buggweewo nga bayita mu kuteesa

Omubaka Kayemba Solo ng'ayogera
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Kayemba Solo Omubaka wa Bukomansimbi South era nga ye shadow minisita w'ebyemizannyo ku ludda oluwabula Gavumenti asabye obugulumbo obuliwo wakati wa FUFA ne clubs z'omupiira buggweewo nga bayita mu kuteesa.

Kayemba asabye FUFA okwetegerezanga ebikolebwa mu mawanga amalala oba Leagues endala wamu n'okusooka okwebuuza ku clubs z'omupiira ssaako ne ba sponsors nga tebannaba kuleeta nkyukakyuka yonna mu mupiira

Tags: