Ebyemizannyo

Fergie ayogedde bassita 2 abaali basinga amagezi

EMYAKA 27 Sir Alex Ferguson gye yakulungula ku butendesi bwa ManU, yakola n'abazannyi b'atamanyi muwendo nti kyokka ababiri abaali babasinga amageziabajjukira bulungi. 

Fergie
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

EMYAKA 27 Sir Alex Ferguson gye yakulungula ku butendesi bwa ManU, yakola n'abazannyi b'atamanyi muwendo nti kyokka ababiri abaali babasinga amagezi

abajjukira bulungi.
"Nkaddiye kyokka obwongo bukyanneeyimirira. Mu bazannyi be nakola nabo, Patrice Evra
ali wala mu bwongo. Yali amanyi ennimi 5 era yannyamba nnyo mu kutebenkeza banne," Fergie bwe yategeezezza. Yamenye ne Diego Forlan nti
yali mugezi nnyo kyokka ye (Fergie) ye yalemwa okumutegeera

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags: