Aba Mother Janet bawangudde ebikopo 5 mu za DEO Cup ne beesogga ez'eggwanga lyonna

MOTHER Janet Primary School e Mukoko mu Kalungu balaze amaanyi bwe basitukidde mu bikopo bitaano mu mpaka DEO Cup ne beesogga ez'eggwanga lyonna (National) ezigenda okubumbujjira e Masaka mu August.

Aba Mother Janet bawangudde ebikopo 5 mu za DEO Cup ne beesogga ez'eggwanga lyonna
By John Bosco Sseruwu
Journalists @New Vision
Ttiimu ezawangudde ebikopo bino kuliko bbiri ez'abalenzi abali wansi w'emyaka 16 mu mupiira ogw'ebigere,eya Volley ball ey'abalenzi abali wansi w'emyaka 12, n'ebbiri ez'abawala abali wansi w'emyaka 14 ne 12.
 
Okusinziira ku Musah Bukenya omu ku batwala eby'emizannyo ku ssomero lino ebimu ku kibayambye baatekamu nnyo amaanyi mu kutendekebwa nga beeyambisa omutendesi Isma Lubega Kiwologoma wamu n'obuvujjirizi obw'enjawulo okuva mu baddukanya essomero, era baweze okujojobya tiimu ze banaasisinkana ku mutendera oguddako nti kubanga beetegese ekimala.
 
Aba Mother Janet E Kalungu Nga Balaga Ebikopo Bye baawangudde Mu Deo.cup Ne Besogga Eza National Ezigenda Okubeera E Masaka

Tiimu Ya Volley Ball Eya Mother Janet Ps.e Kalungu N'ekimu Ku Bikopo Byebawangudde Mu Deo.cup Ne Besogga Eza National Ezigenda Okubeera E Masaka

Tiimu Y'abawala Ba Mother Janet E Kalungu N'ekimu Ku Bikopo Byebawangudde Mu Deo.cup Ne Besogga Eza National Ezigenda Okubeera E Masaka

Aba Mother Janet Ps.e Kalungu N'ekimu Ku Bikopo Byebawangudde Mu Deo.cup Ne Besogga Eza National Ezigenda Okubeera E Masaka

Aba Mother Janet E Kalungu N'ekimu Ku Bikopo Bye baawangudde Mu Deo.cup Ne Besogga Eza National Ezigenda Okubeera E Masaka