SSAABALABIRIZI w’Ekkanisa ya Uganda, Dr.Stephen Kaziimba Mugalu avumiridde ekiwamba bantu ekigenda mu maaso mu ggwanga n'alabula Gavumenti okubaako ky'ekolawo mu bwangu ddala.
Dr. Kaziimba bino abyogeredde Bugoloobi mu kusabira abakulembeze abaalondeddwa.