Bya Ponsiano Nsimbi
Abalamazi okuva mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo baatuuse ku kiggwa ky'Abajulizi e Namugongo mu kweteekerateekera olunaku lw'Abajulizi olwa June 3. Bangi olwatuuse ne banoonya we bawummulirako olw'obukoowu kubanga abasinga bazze batambuza bigere.
Abalamazi nga beebase. (Ekif. Ponsiano Nsimbi).
Omusajja ng'awumuddeko e Namugongo.