OMUBAKA wa Pulezidenti e Kasangati Moses Jjemba agumizza abatuuze abaludde nga bagobagannyizibwa ku bibanja byabwe mu muluka gw'e Buwambo mu disitulikiti eye Wakiso.
PREMIUMBukedde
RDC Jjemba agumizza abeebibanja e Buwambo
NewVision Reporter
@NewVision
Abatuuze abasoba mu 1000 ku byalo okuli Kanywamusulo ne Wabitembe gye buvuddeko beekubira enduulu mu offisi ye nga beemulugunya ku bannannyini ttaka eriwezaako yiika 239, abeesomye okulibatwalako.
Login to begin your journey to our premium content