POLIISI eyogezza omusajja eyakwatiddwa ku by’okumenya n’okubba amaka we bazaala omugenzi Ssaabasumba Cyprian Kizito Lwanga.
Dominic Kakooza, omutuuze w’e Kyabakadde mu ggombolola y’e Kyampisi
mu disitulikiti y’e Mukono, yasoose n’abalaga n’okubagerezaamu engeri