Poliisi ekutte 5 abaamenya amaka ga bazadde b’omugenzi Dr. Cyprian Lwanga ne babba

4th May 2021

POLIISI eyongedde okukwata abagambibwa okumenya ne bayingira mu maka ga bazadde b’omugenzi Dr. Cyprian Kizito Lwanga ne bateeka ab’omunju ku jjambiya ne babanyagako ebintu.

PREMIUM Bukedde

Omugenzi Dr. Cyprian Kizito Lwanga
NewVision Reporter
@NewVision

Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala na’emiriraano, Luke Owoyesigyire yagambye nti, baakutte abasajja bataano kw’abo abakunukkiriza mu 20 abaayingirira ffamire ya Dr. Lwanga mu kiro ekyakeesa ku Lwokutaano 

Login to begin your journey to our premium content