Paasita Kayanja asabidde ttiimu y'eggwanga ey'ebikonde okukomawo n'emidaali

PAASITA Robert Kayanja asabidde ttiimu y’eggwanga ey’ebikonde ‘The Bombers’ eyeetegekera okwetaba mu mizannyo gya Olympics n’agiwa omukisa ssaako kavvu wa bukadde 5.

PREMIUM Bukedde

Paasita Kayanja ng'asabira ttiimu ya Bombers omukisa
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision

Ttiimu Pasita Kayanja yagikyazizza ku kkanisa ye eya ‘Rubaga Miracle Centre Cathedral’ esangibwa e Lubaga mu Kampala n’agiwa omukisa ekomewo n’emidaali mu mizannyo eginaabeera e Tokyo mu Japan mu July

Login to begin your journey to our premium content