Jjajja w’obusiraamu omulangira Kasim Nakibinge asabye Gavumenti okuyimbula abantu bonna abaakwatibwa ne baggalirwa mu biseera by’okulonda n’asaba n’eggye lya UPDF okuteeka ekitiibwa mu ddembe ly’obuntu.Abyogeredde mu kusaala Eid Alfitir ku muzikiti e Kibuli mu Kampala.