Akulira Vision Group Don Wanyama alangiridde nga Vision Group bweyegasse ne NBS, UBC, NTV mu kaweefube w’okulwanyisa ekirwadde kya COVID 19. Mu kino twakubalaga amawulire ku ssaawa emu ne ssatu ez’ekiro enkya olabe ate obulwadde obweyubudde bwebutabuseemu. Obulwadde buno busse ne DPC wa kira Road Mathias Turyasingura