PREMIUM Bukedde
PULEZIDENTI Museveni ne mukyala we Janet Museveni bagemeddwa obulwadde bwa Covid 19 mu maka g’Obwapulezidenti e Nakasero.
Omukolo gw’okubagema gwabaddewo ku Lwamukaaga, Pulezidenti n’ategeeza nti tebaamugemerawo kuba yayagala basookere ku basawo