Mufti awadde ebiragiro ebirina okugobererwa mu kusaala
ABADDE ssentebe wa Uganda Muslim Supreme Council (UMSC) Dr. Abdul-kadir Balonde aziikiddwa ku kyalo Wantunda mu disitulikiti y'e Jinja Mu kuziika Dr. Balonde, Mufti Sheikh Shaban Mubajje yasinzidde wano n'awa ebiragiro mbagirawo eri ba Imaam bonna okwetooloola eggwanga, emisaalo gyonna giggyibwe mu muzikiti, buli ajja okusaala ajje n'akakeeka ke, buli muzikiti gulina okubaako akuuma akapima ebbugumu, emizikiti gifuuyirwe buli lunaku, atalina masiki tageza okuyingira mu muzikiti okusaala.
PREMIUMBukedde
Mufti awadde ebiragiro ebirina okugobererwa mu kusaala
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision
ABADDE ssentebe wa Uganda Muslim Supreme Council (UMSC) Dr. Abdul-kadir Balonde aziikiddwa ku kyalo Wantunda mu disitulikiti y'e Jinja Mu kuziika Dr. Balonde, Mufti Sheikh Shaban Mubajje yasinzidde wano n'awa
Login to begin your journey to our premium content